Ekizimbe kya URA kiggulwawo mu December

160 views · Published 22 November 2018 · 1:55 · Indexed 20 September 2026

Channel: BBS TEREFAYINA · 2018 · Entertainment

Watch on YouTube

Enteekateeka z’okuggulawo ekizimbe kya URA, ziwedde ng’era mu bbanga lya ssabiti bbiri kigenda kuba kiggulwawo mu butongole.
Ssenkulu w’ekitongole ekiwooza Nalongo Doris Akol, agamba nti ekitongole kino eky’emyaliiro 22, nga kimaze emyaka 4, nga kizimbibwa kiwemmense obuwumbi obusoba mu 100.
 Subscribe to Our Channel
For more news visit http://bbstv.ug
Follow us on Twitter http://www.twitter.com/bbstvug
Like our Facebook page http://www.facebook.com/bbstvug
Watch Live on http://bbstv.ug/live

More from this channel