Buganda ne China
233 views · Published 19 December 2018 · 4:27 · Indexed 19 October 2026
Channel: BBS TEREFAYINA · 2018 · Entertainment
Obwakabaka bwa Buganda butadde omukono ku ndagaano y’okuzimbira abantu bakabaka amayumba agasulwaamu agaali ku miwendo emisaamusaamu ne bamusiga nsimbi okuva mu ggwanga lya China ng’amayumba gano gagenda kuzimbibwa mu sazza lya Beene ery’e Busiro. Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga asinzidde n’asambajja ebyo byonna ebibadde biyitingana nti enteekateeka eno yakukosa abatuuze abaliranye ewagenda okuzimbibwa amayumba gano. Subscribe to Our Channel For more news visit http://bbstv.ug Follow us on Twitter http://www.twitter.com/bbstvug Like our Facebook page http://www.facebook.com/bbstvug Watch Live on http://bbstv.ug/live