Okuzaala Omwana Kiggala
82 views · Published 20 November 2018 · 6:25 · Indexed 1 October 2026
Channel: BBS TEREFAYINA · 2018 · Entertainment
Subscribe to Our Channel Abantu abaaziba amatu ate nga teboogera bayitibwa ba Kiggala. Wabula olunaku omuntu lwaziba amatu tasobola kulumanya. Abazadde bangi oluzaala omwana alina obulemu buno, bangi babegaana nabalala babafuula bankuseere. Mu mboozi yaffe Emboozi ya Kiggala, tukuleetedde omuzadde engeri gyasobola okukuzaamu omwana kiggala. For more news visit http://bbstv.ug Follow us on Twitter http://www.twitter.com/bbstvug Like our Facebook page http://www.facebook.com/bbstvug Watch Live on http://bbstv.ug/live